• LYRICS • view
Leka riziki yo ebeyiyo neyange ebeyange
Tozalawa gwe kyotoli
Buli omu yatekwatekebwa kuba ekyo kyali muduniya
[ Verse 1 ]
Teka kumudala bagule
Nga nange bwentyo tekatekawo office nkole
Riziki yo gwe manya yeyiyo
Ekisima ekyange kilara manya kyekyange
Mind your own business
I do my own business
Oba gwe doctor, oba gwe lawyer, oba nga gwe conductor
Riziki yo manya yeyiyo
Ekisima ekyange kilara manya kyekyange
[ Bridge X2 ]
Ayi ya ya ya tosseka
Ayi ya ya ya togaya
Ayi ya ya ya it’s all for the money reason
( Chorus X2 )
Leka riziki yo ebeyiyo neyange ebeyange
Tozalawa gwe kyotoli
Buli omu yatekwatekebwa kuba ekyo kyali muduniya
[ Verse 2 ]
Simula office yo
Ffumba akamere ko
Tunda eyo mali yo
Wetike emigugujjo
Bwotetekanya tojinyoma
Nja bwetukakalabya, tuyambagana
Gwe buli bwosooma mbu bwenyiya temuli
Wefudde Mutonzi abandi boyuwa
Leka tukazane, bunafusi bukome, abaana basoome, e’gwamga likule
[ Bridge X2 ]
Ayi ya ya ya tosseka
Ayi ya ya ya togaya
Ayi ya ya ya it’s all for the money reason
(Chorus X2)
Leka riziki yo ebeyiyo neyange ebeyange
Tozalawa gwe kyotoli
Buli omu yatekwatekebwa kuba ekyo kyali muduniya
[Verse 3]
Kazzi yako niyako na yangu niyangu
Every day we hustle for the money
Strive for the money
Live for the money
Money money, money money reason
[Outro]
Gwe kola zizzo
Yambala zizzo
Gwe kola zizzo
X2
Gwe kola zizzo
Uploaded on Apr 22, 2021
Grace Nakimera - Riziki Yo - music Video
Share this Video
- 122
Views
Comment on "Grace Nakimera - Riziki Yo video "
This Week's Top Song
Abatukuvu |
Dr Mponye
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song