• LYRICS • view

Omwoyo
Omwoyo
Wuuyo ayita mu kibiina
N’omukono gwe oguwonya
Akutte n’ekitala mu ngalo ha!
Buli mulabe wo amukakkanye
Wanika emikono waggulu
Omusabe akusumulule (akusumulule)
Batimaayo teyasirika
Bwe yawulira nti wuuyo ayita

Omwoyo
Omwoyo we
Omwoyo
Ali wano kati
Mmuwulira
Mmuwulira
Mmuwulira
Ali wano kati
Omwoyo, omwoyo, omwoyo
Omwoyo we
Omwoyo we
Ali wano kati
Mmuwulira
Ali wano kati
Mmuwulira
Mmuwulira
Ali wano leero

Batimaayo teyasirika (teyasirika)
Bwe yawulira nti Yesu ayita
Gasajja gaamugamba asirike
Batimaayo teyasirika
Nti Yesu Katonda wange (Katonda wange)
Mwana wa Dawudi onsaasire
Yesu akola ebyewuunyo
Baawona nga nange ndaba (mpulira)

Omwoyo
Omwoyo we
Omwoyo
Ali wano kati
Ali wano
Ali wano
Mmuwulira
Ali wano
Ali wano leero
Nze mmuwulira

Yeah yeah eeh
Mmuwulira

Omwoyo
Omwoyo
Wuuyo ayita mu kibiina
Gwe omulwadde kwata ewakuluma
Tuwanike emikono waggulu
Omwoyo w’Omutukuvu (waali)
Ani awulira empewo mu kibiina?
Omuliro ate abamu enkuba
Mpulira enkuba
Abalwadde muwona
Weereza enkuba etunaazenaaze ffenna

Omwoyo
Omwoyo we
Ali wano kati
Ali wano
Mmuwulira
Mmuwulira, mmuwulira, mmuwulira wano
Ali wano leero
Wanika emikono
Omwoyo we
Waali
Ali wano kati
Mpulira enkuba (mmuwulira)
Batunaaze, batunaaze
Mmuwulira
(Nsaba otunaaze)
Ali wano leero

Omwoyo

Uploaded on Jan 11, 2020

Wilson Bugembe - Omwoyo We - music Video

Share this Video

  • 5095
  • Views

Comment on "Wilson Bugembe - Omwoyo We video "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :