• LYRICS • view
MUKAMA WANGE lyrics
Intro
Father and son ohhh
We locomote ahh we locomote
Yea yea yea
Verse1
Watandika wesoza mchwee
Obuddd butuse obwo kudda eka
Ensawo ozifungudde, temuli na coin evvamu
Naye wakedde nga wesunga
Ogenda tega ate era okwase
Naye obudde buwungedde
Bwe wazze era bwokyali
Kati mukama omunyigidde
Omulaba nga Clint Eestwood
Obusungu bukutta era
Bibuzo bingi webuza
Chorus
Nkuyita mukama wange
Oli mukama mukama
Nkuyita mukama wange
Bwoyamba oyamba
Whisper
Ah Jaireh, ah rafael, ah sharma
Verse2
Wali okyali mu kwebuza
Answer zajja nga zesomba
Omutima gwo gukulumiriza
Gugamba mukama omu cheatinze
Buli lukedde tomwebuza
Osamba binkunta day after day
Naye nga ayagalayo ka small time
Munyumye mu like C&M (Creator and Man)
Nkwagala nyo more than heaven
Nakutonda nga nkwetaga ah
Ku budde bwo nage nsabayo
Era mbawo nga ninze
Chorus
Nkuyita mukama wange
Oli mukama mukama
Nkuyita mukama wange
Bwoyamba oyamba
Whisper
Ah Jaireh, ah rafael, ah sharma
Bridge
Oyagala command and do
Ondaba nga computer
Oyagala nkole byosaba
Vice versus gyo kyawa
Nkulaba nga wekyanga
Ka remote ko bulamu nze akanyiga
Ebyensi bye wetanira
Enkya bigwawo sinking down
Ensimbi ze wetaga nga sisimye teli azikuwa
Nkwagala nyo more than hevean
Nakutonda nga nkwetaga
Ebiganye nga onebuzza
Mbi sortinge tubele well well
Chorus
Nkuyita mukama wange
Oli mukama mukama
Nkuyita mukama wange
Bwoyamba oyamba
Whisper
Ah Jaireh, ah rafae
End
Uploaded on Aug 01, 2019
Frank Israel - Mukama Wange - music Video
Share this Video
- 294
Views
Comment on "Frank Israel - Mukama Wange video "
This Week's Top Song
Boney M Christmas Album |
Boney M
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song