• LYRICS • view

Topowa Game mwatu

Ensi bwekunyiga nawe jinyige

Tojikiliza Okuwangula

Olin’amanyi mugwe

Agakusobozesa okuwangula buli kimu

 

Kati ki’ekiganye,

Kiki ekyo ekikumaze mu amanyi goona

Ki  ekikukabya

Kiki ekyo ekikumaze mu eziga lyona

Wuli gwe

 

Gwe Gwe, Oli mwana wa Katonda

Teli Tewali, Tewali kimulema

X2

 

Entalo nyingi zigye elife

Abantu. Abantu ba mukama,

Abaana ba Katonda

Ebiizibu nebitwe tolola

Abalabe nebatusekelela

Kilima yii!

Naye gwe manya kino

Ki’tekemumutima gwo

Tokigya ng’eyo

 

Chorus

 

Kati yimusa Omutima gwo

Okimanye nti toil ku’lurwo

Entalo si zizo

Entalo zoona za Mukama

Entalo zoona za Mukama

Uploaded on May 17, 2019

Aaron Sounds - Mwana Wa Katonda - music Video

Share this Video

  • 239
  • Views

Comment on "Aaron Sounds - Mwana Wa Katonda video "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :