• LYRICS • view

Intro
Ndi mabunda – Ndi mabunda – Ndi mabunda – Ndi – Ndi Mabunda!
Promise is all for me.
Mycheal Lyrical
All for me
Tesa
Promise is all for me
All for me yeah yeah!
Dreign Music

HOOK
Super vision is what i see
I will make it in life like a VIP
Super vision is what i see
I will make it in life like a VIP yeah
Wooo haha
Am carrying a promise
Nze ndi lubuto
Am carrying a promise
Ndi ndi lubuto
Am carrying a promise
Eh nze ndi lubuto
Nina Esuubi!

VERSE 1

Ntema tema ekubo ewatali nga ki majegere
Nina obuyinza okutwala wenteeka ekigele
Tear gas emigo nembilo nga abasilikale
Bwesigwagula numa ngumya mutwee nga emale

Nteze kukitimba nga ki nabubi / Huh
Nkisudde buziba mpita peter omuvubi / Huh
Mumusayi emilandila ebibala kumatabi
Amaaso kumusalaba situnuza ndali
Nzilukilila mudaali kumutwe kube engule
Mpulila ninga esasi bweliva mbisosonkole
Mpulila ndi wagulu ekisa kinvuga nga kabandole
Omulilo munda mpulila gwaka nga esubi kutale / Huh
Ekilo mumpewo munkuba etonya etakya
Mukiwonvu kyokufa munene alimunze sitya
Ndi mugumu omununuzi wange mulamu
Silina kibuzo kyatayinza kudamu

REPEAT HOOK

VERSE 2

Huh / Buli wadda wenzila ndi mungatoze. Ehh – Ngatoze
Njagala nywe kumata munsi ensubize. Huh – Ensubize
Nyimilidde kumanyi gekigambo kye
Nga akatambi koluyimba njagala antongoze – Antogoze yeah!
Kino ekintu kyenina kyekyawa Hanah essanyu / Huh
Esuubi lya Yobu ayita mubilo byenaku / Huh
Yewokuna mu Daniel nga bokya basatu / Huh
Laba  omwana womubazzi ebituli mubibatu / Huh
Njagala nkyambalenga  / Ring on my finger
Flow it like a river / Nga ebali abantu basenga
Nkituleeko nga esepiki kumasiga
Omukisa mukyaalo nemukibuga
Kizibu osula enjala nga kitange mugabilizi
Ndabikanga ali mu mpaka naye ndi muwanguzi
Mpozi nga ente kunsozi olukumi sizezaffe
Mungambile omukyaala embaga ngyesunze!

REPEAT HOOK

BRIDGE
Sindika
Langirila omukisa gwo
Push
Waliwo alinze obujulizi bwo
Sindika
Okukiriza Kisumuluzo
Push
Njagala osetule ensozi zo
Sindika
Langilila omukisa gwo
Push
Waliwo alinze obujulizi bwo
Sindika
Okukiriza Kisumuluzo
Push
Njagala osetule ensozi zo

Special Guest: Tesa
Producer: DReign

Uploaded on Sep 29, 2017

Lyrical Mycheal - Pregnant - music Video

Share this Video

  • 451
  • Views

Comment on "Lyrical Mycheal - Pregnant video "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :