• LYRICS • view
Intro
Mbe
Ndemye
Ohhhhhhhh Mbeeee sinze gwe wali omanyi luli
Kumukutu navaako nakyusa line
Sinze gwe wali omanyi luli
Kwogwo omukutu navaako nakyuusa line
I used to be a C to the A to the S.A NOVA
Nga siyisa skirt abakyaala mbassusa nga ova
Cado ku sowaani nga sifudeyo oba yaani
Nabagamba mwana yesu gyeyanzigya wala nyoo
Mmwenge nagwagala nyoo
Mu club bamanyi nyooo
Natamegwa wekitundu mukali akazanyoo
Mubbi nga ekizikke
Mbuza buza nga P.K
Nejussa emitiima gyenakuba nga zi tekke
(Gwe) Abaana nga bakaaba
Nga nze tonyumizza love story baaba
Hahaha - Bwo bulamu twabulya
Mukunonya omukuto tweyongela kufuna njaala
I.C.U nga omulwadde ali mudwalilo
Obubbi nobukuusa netima ebbi elijude enzilo
Eyawangula staani nga buli lwakubba engoma nzina
Yankasukila omukono nazigya mukatilo
HOOK
Ohhhhhhhh sinze gwe wali omanyi luli
Kumukutu navaako nakyusa line
Sinze qwe wali omanyi luli
Kwogwo omukutu navaako nakyuusa line
Nze ago amassimu sikyagakwata - Wrong Number
Kati ago amassimu sikyagagwata - Wrong Number
Nze ago amassimu sikyagakwata - Wrong Number
Kati ago amassimu sikyagagwata - Wrong Number
Uh Sikyali Muyala / Nanya Kumazzi
Mpitaa Simeon Petero nafuuka lwaazi
Nsudde emilandiila / Nyeeenya nanyweela
Wano etaka gimu kumabali goomuga
Nafuukamiza enjovu / Sembela Nkulage enkovu
Nze buli lukya omubili ngussa kukaabba
Nze amasanyu gensi tegakya ndyaaa
Gwe nze ebyo temuli tebinkolelaaa
Christo munda munze ye
Hope of all glory ye
Yanzigya kumiguwa nga omulabe ampalulaa
Nteesa naawe mwesige
Fenna tuba noobuzze
obugugu bwo bumukwase olutalo oluwunzikee
Ki kyomanyi kumukwano ogwa namadala
Bimpa nkuwe ebyo byabali abaleela
Kyagwa dda sikyejussa / Nanaaba nentukuzibwa
Mumusaayi gweyawangula / Feena abantu wetwalemwaa
HOOK
Ohhhhhhhh sinze gwe wali omanyi luli
Kumukutu navaako nakyusa line
Sinze qwe wali omanyi luli
Kwogwo omukutu navaako nakyuusa line
Nze ago amassimu sikyagakwata - Wrong Number
Kati ago amassimu sikyagagwata - Wrong Number
Nze ago amassimu sikyagakwata - Wrong Number
Kati ago amassimu sikyagagwata - Wrong Number
Nebwonkaka omukwaano nga muka potifah
Dred teva kumutwe sika Delilah
Ndi kumulamwa / Zabbu takyanvunamya
Nemubunya bwempologoma owange yafuga
Nebwonkaka omukwaano nga muka potifah
Dred teva kumutwe sika Delilah
Ndi kumulamwa / Zabbu takyanvunamya
Nemubunya bwempologoma owange yafuga wooooo!
Hahahahaha
Wuluguma
Mbe
Ndemyeee
#LyllLyrics
Mykk My Lyrics
Song: Wrong Number
Performed by: Lyll Mykk and Roger Kent
Written by: Lyll Mykk
Album: Mykk About Town
Song Link: www.soundcloud.com/lyllmykk/wrongnumber
Uploaded on Sep 07, 2016
Lyrical Mycheal - Wrong Number - music Video
Share this Video
- 767
Views
Comment on "Lyrical Mycheal - Wrong Number video "
This Week's Top Song
Boney M Christmas Album |
Boney M
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song