• LYRICS • view

Oli wakisa by Isabel Ssali

Nzize wano Taata obulamu bukyuse, simanyi kyakwogera ( Here I am Lord, life has changed am speechless)

Nzuuno Taata abemikwano banji  bankubye emigongo. (Here I am father, most of my friends have turned against me)

Nwanye Taata (I have fought) ngezezako binji Nga tebikola ( tried many things that didn’t work out)

Tears running over 
Kitange obulumi Nga tebuwona (Father the pain isn’t ending)

Naye kati Taata (Now Father) 
Gwe awonya  abalwade (you’re the healer) Kiki ekikulema (what’s hard for you)

Gwe atema ekuubo welitali (you’re the way maker where seemed no way)  Yesu Oli wakisa ( Jesus you’re merciful)

Ekyo ekitakoma (Endless mercy) tekigulwa nuusu eyokunsi (Doesn’t cost earthly money)

Tekipimibwa (unmeasurable)
ekizamu Esuubi eyolubelela (That restores everlasting hope)

Oli wakisa Oli wakisa ( You’re merciful , you’re merciful)
Oli wakisa Yesu ( you’re merciful Jesus)
Oli wakisa   (You’re merciful) X2

Wazaaza Sarah  
eyali omukadde (you delivered an old Sarah)
Yesu tewali Kikulema (Jesus there is nothing you can’t do)
 Owonya nendwadde ezalema abasawo (you heal doctor failed diseases)

Mukama Kiki ekikulema ( Lord what’s hard for you)

Gwe atema ekuubo welitali (you make a way where seems no way)
Yesu Oli wakisa (Jesus you’re merciful)
Yegwe atema ekuubo welitali Yesu Oli wakisa (you make a way where seems no way Jesus you’re merciful)

Ekyo ekitakoma (endless mercy) tekigulwa nuusu eyo kunsi (Doesn’t cost earthly money)

Tekipimibwa (it’s unmeasurable) ekizamu esuubi elyolubereela (It restores everlasting hope)

Nga wakisa  (He’s so merciful)
Oyo Nga wakisa (He’s so merciful)
Yewakisa (He’s merciful)
Yesu wakisa (Jesus is merciful)
Oyo atema ekuubo (He who makes a way)
Yayawula enyanja Yesu ( He part the sea Jesus)
Wakisa. (He’s merciful)

Uploaded on Jan 03, 2024

Isabel Ssali - Oliwakisa - lyrics Video

Share this Video

  • 249
  • Views

Comment on "Isabel Ssali - Oliwakisa video "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :