"NYANJALA" From NYANJALA
Verse
Nga oluyimba lusilise
Nga Ebitibwa biweddewo
Nga enjuba tekyayaka
Ndisigala nkwesiga
Kuba olimwesigwa
Chorus
Kanyanjale omutima gwange gyoli
Nembeke ebirungi by'olina
Kuba byenjoya biri munda mu gwe
Verse
Mubiro eby'amawulire amabi
Nga ensonyi lwe lugoye lwange
Nga emambya tekyaseka
Ndisigala nkwesinga
kuba oli mwesigwa
Nga ekubo lyange likomye
Nga ensozi zendaba
Nga amakoola gange gawotooka
Ndisigala kwesiga kuba oli mwesigwa
Chorus
Kanyanjale omutima gwange gyoli
Nembeke ebirungi byo'lina
Kuba byenjoya Bili munda mugwe
Kanyanjale omutima gwange
Byenjoya mugwe
Kanyanjale omutima gwange
Ndisigala nkwesinga kuba oli mwesigwa
WRITTEN BY
BRIAN LUBEGA
This Week's Top Song
Abatukuvu |
Dr Mponye
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Brian Lubega - Nyanjala Lyrics "