BRIAN SSENOGA LYRICS

"MPEREZA MUKAMA" From BRIAN

okeela kumakya tumbi gweno labayo,ogenze kuluguudo-eyo enjiri
obulire,osasulwa ki mwatu suubi lyolina abo nebakuyeya nti elyono
lyedalu,abamalamu amanyi nga ndaba ntoko,nabogera-ebinji esuubi
liduke,ziba-amatu mwattu towuliriza emperayo nene kunsi neyo mugulu

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

wade oyambyenyo tebasiima bambi tokoma buli gwewayamba kale yakwelabila
da,nga nebirunji byewakola teli anyega wadde okujako ensobi zoka!!! ekisa
kyewalina ekinji nga kikendede omukwano gwewalina omunji nga gukendede
omenyese nyo bambi amanyi-no funa empeerayo nene kunsi neyo mugulu

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

obuwereza buzibu osaanye omanye,obwakabaka kuwaguza kiwandike nakyo,
olugendo luwanvu,banji bawanika da abandi bakowu gweno linda lindako wade
ebinyiga binji nyo kwatililako,leero maziga enkya sanyu lyolaba,ebilunjibyo
bili kumpi mwatuno guma,olunaku lulikya empeerayo ofune

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

CHORUS
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima
aaaaa mpereza mukama,nkolera mukama amazima
eeeeh mpereza mukama,nkolera mukama amazima

WRITTEN BY
BRIAN SSENOGA

Comment on "Brian Ssenoga - Mpereza Mukama Lyrics "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :

This Week's Top Song

Top 200 Ugandan Gospel Songs Of All Time - Luganda Worship NonStop Mix by Dj Vin Vicent | GMP Mixes
Downlod Song Play Song

GMP Mixes-Top 200 Ugandan Gospel Songs Of All Time - Luganda Worship NonStop Mix by Dj Vin Vicent