"YAMANYI" From SEGMENTO
Intro
Segmento, Jjaja Niko
Come be grace..
From the first to the last.
Katonda yamanyi ( yamanyi)
Oh oh oh oh oh..
Chorus
Amanyi gyenva negyendaga.
Akuba abalabe bange nabawangula
Nga simanyi
God be the reason why me I never fear
Even when I walk through the valley of the Shadow of death
Tewali yali amanyi Yampita Na linnya
Nange nengoberera edoboozi lye
Kati mwekute nze yamanyi (amanyi)
Oh oh oh oh oh
Verse 1
Kiyinzika kitya okuba nga simanyi gyendaga
Omwoyo wa Mukama yamanyi
Guide me father when the world become so risky
Me never die me live another day
Kati bino ebikemo byekivubuka ebinkyankalanya
Nsale magezi ki nze nabano wetufanagana
Siga ekigambo kyo kimeruke munze
Kubanga gwe amanyi
Before me you will go. Behold
My enemies will fall
Promise come to pass when you rise me to the top
Me never thought I could have been the one to win
Your favour till the pastor read to me in Deuteronomy
Nali mutulo nempulira edoboozi ely' omwanguka
Nensisimuka nemagamaga
Naye nga waliwo kyenatyamu
Edoboozi lyampita nti zukuka
Era nayitaba
Chorus
Verse 2
Buli lwenfuba nenegumya nyimirire laba nserera
Ememe yange nefuna okukengentererwa
Babalabe bansekerera
Naye ekigambo kyemanyi katonda gwenasenga
Tajja kunjabulira
I know i can become if you say
To the almighty jah me go surrender
And i think
Am having some feeling
Ebigambo ebiyitingana nabyo abiwulira
Mubiro biri embeera mwenali mpita
Yali ya kagumba wegoge nali nakadiwa
But the prince of peace came and i think if things
That he has done for me
Nenfuna okubaguka
Teyanjagala olwokuba nali nina amaja
Teyanjagala olwokuba nali mufirika.
I get and forget but you give me and forgive
My iniquity okuva mu maaso go
God forbid
Chorus
Verse 3
When trouble falls on my left
I have a sword on my right
Ekigambo kya katonda kisala
Infact newemba sirina bambudabuda.
Joli gyenzitukira eyo.
Nasalawo okukugoberera
Mukiwonvu ekyokufa nze mwempita siritya
My feet upon the Rock ebyokuserera sibikiriza
After all me have an everlasting God
God eternity forever infinity.
God you came me for and you wiped all my tears
Had a lot before emigugu wantikula
Finally you saved me and cleansed
My heart from stinking sins. Stinking sins
What kind of grace
Okujako katonda kubanga yakulembera
Nze nengoberera
Tell me what kind of grace.
Mukisakye mweyayima
Segmento n' abavubuka netununulibwa
WRITTEN BY
SEGMENTO
This Week's Top Song
Abatukuvu |
Dr Mponye
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Segmento - Yamanyi Lyrics "