"BORN TO SHINE" From TONY K
Intro: Born to shine...i was..born to shine...Tony K
I was saved by the grace
Yandokola lwakisa
N'anzija mukizikiza nze n'antaasa
Ebyali bisibye yakutula obulamu n'akmyawo
Essuubi n'akomyawo n'erinnya n'alikyusa
Kati y'ansemba waalinze ssisemba
Ne byonna byonna byenjagala y'abimpa
Abannumba Ku luno baluguddemu
Anti n'entalo y'azirwana
CHORUS:
I'm a child of the king...i know who Iam to king*4
I'm blessed beyond the curse
Nze ngenda mu maaso
Ssikyadda mabega amanyi ngalina
Yesu y'ansenvuliza laba nze nempitawo
Oluggi bw'aggulawo tewali aggalawo
Ate bw'asalawo tewali agaana
Kati asazeewo laba nze mpitawo
I was born to shine,to shine like the sun
Omusana ggwe leka gwake Ku nsi
I'll mount on wings like an eagle
Njakutambula ssijja kukoowa
Ate Kati antaddeko be favor
Buli wennaatuukanga
Nnaalabanga omukisa
Chorus...
I was saved by the grace
Yandokola lwakisa n'anzija mu kizikiza nze n'antaasa
Ebyali bisibye yakutula
Obulamu n'akomyawo
Essuubi n'akomyawo n'erinnya n'alikyusa
I'll mount on wings like an eagle...
Njakutambula ssijja kukoowa
Kati y'ansemba waali nze ssisemba
Oluggi bw'aggulawo tewali aggalawo
Ate bw'asalawo tewali agaana
Kati asazeewo laba nze mpitawo
I was born to shine..to shine like the sun
Omusana gwe leka gwake kunsi
Chorus
I'm God's child ..I'm God's child oohhh..
I'll mount on wings like an eagle...
Njakutambula ssijja kukoowa
WRITTEN BY
TONY K
This Week's Top Song
Top 200 Ugandan Gospel Songs Of All Time - Luganda Worship NonStop Mix by Dj Vin Vicent |
GMP Mixes
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Tony K - Born To Shine Lyrics "