"WENDI" From GMP PROMOTIONS
- submit@thegmp.biz
- English (US)
- Log out
Write Mail
Back Reply Reply all Forward
Delete Move More
Herbert trebz
November 14, 2020 2:53 pm 8 KB
From:
Herbert Trebz
To:
submit@thegmp.biz
WENDI LYRICS
Laba ensi
gyewetondera
yona etabanguse (etabanguse)
abantu bewafilira bona bekyanze (nga bekyanze ×2)
ebitibwa amagoba gensi eno
nga gabatute nze nkusubiza
nti Wendi (wendi)
nyamba nkuwereze
(nze Wendi)
Nze Wendi
oba nga bona nga bagenze
nze Wendi newayo nga sadaka
Nze Wendi
oba nga bona nga bagenze
nze Wendi newayo nga sadaka
nze Wendi mukwano
oba nga bona ngabagenze
bwonontuma gyoyagala
nagenda
Laba ensi gyewayagala
era nogyiwera yo omwana
nga amukiriza
awone okufa
anunulibwe
laba ensi gyewafirira
kyefuse kyikwasa enaku
nze bwonontuma yona gyebali nagenda
laba bakabona bwebafuse
ebyawandikibwa oba byebitukirila
mukama otusasire tuleme okufa
banabi bobulimba nga bakyase
nabatufu balumagana
nabatulaba batusunga
otusasire
Nze Wendi
oba nga bona nga bagenze
nze Wendi newayo nga sadaka
Nze Wendi
oba nga bona nga bagenze
nze Wendi newayo nga sadaka
nze Wendi mukwano
oba nga bona ngabagenze
bwonontuma gyoyagala
nagenda
Laba abamu bewayagala
bali kunguli nga era besunga
nti balikubuza
ani yagyikola
nti kabagyinye (kitalo nyo)
abalara bewayagala
bakuvola ebimu biswaza (biswaza)
nemunyumba zo
naye mukama otusasire (ehh tusasire)
tusasire mukama otusasire
tusasire mukama otusasire ehh
Nze Wendi (Wendi mukwano)
oba nga bona nga bagenze (hmm bona nga bagenze)
nze Wendi (wendi)
newayo nga sadaka (ensi gyewayagala otyo)
Nze Wendi (Wendi)
oba nga bona nga bagenze (laba yona yona nga egenze)
nze Wendi (Wendi)
newayo nga sadaka (nga sadaka)
nze Wendi mukwano
oba nga bona ngabagenze
bwonontuma gyoyagala
nagenda
(gyoyagala nagenda nga
hmm
taata wendi ,wendi, wendi
ntuma eyo gyoyagala)
WRITTEN BY
HERBERT TREBZ
This Week's Top Song
Top 200 Ugandan Gospel Songs Of All Time - Luganda Worship NonStop Mix by Dj Vin Vicent |
GMP Mixes
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "herbert trebz - Wendi Lyrics "