"ABEERAWO" From GMP PROMOTIONS
Intro:
Abeerawo
Abeerawo
Aah Mark Wei
Abeerawo ah
Chorus:
(Mwoyo mutukuvu abeerawo
Abeerawo oh oh
Mwattu abeerawo
Mu mbeera zona abeerawo oh)
2X
Verse 1:
Ever since you confessed the other day
He's ever there
Never left you alone the way you keep saying
It's not his ways
Hatakuacha kamwe
Wacha nikwambie, eh
Yuko pamoja nawe
Nawe everyday, eh
Mwoyo abaddewo
Takulekanganawo, oh
Wamugulirawo olujji
Kati akuli na indoor
Mwoyo abaddewo
Takulekanganawo, oh
Wamugulirawo olujji
Kati akuli na indoor eeh eh
Chorus:
(Mwoyo mutukuvu abeerawo
Abeerawo oh oh
Mwattu abeerawo
Mu mbeera zona abeerawo oh)
2X
Verse 2:
Chochote utakachotaka utapata, hey
Uliza tu Mungu akusaidie, muwombe
C'mon get on your knees
Praying just with the ease
Tonyoma saala yo
Kubanga noyo gwosaba ye taata wo
Gwe nkugambye tonyoma saala yo
Kubanga noyo gwosaba ye taata wo, oh
Tell him,
Almighty God
My father and my Lord
Help me out
Ojakulaba nga mwattu avuddeyo
Help me out
Ojakulaba nga mwattu avuddeyo, oh oh
Chorus:
(Mwoyo mutukuvu abeerawo
Abeerawo oh oh
Mwattu abeerawo
Mu mbeera zona abeerawo oh)
2X
Verse 3:
Mubulwadde (Abeerawo)
Mubutasoma (Abeerawo)
Mubwaavu (Abeerawo)
Mu mbeera zona (Abeerawo oh)
Tolina kyakulya (Abeerawo)
Ononya sente (Abeerawo)
Kumulimu bakugobye (Abeerawo)
Mu mbeera zona (Abeerawo oh)
Nemubulwadde (Abeerawo)
Mubutasoma (Abeerawo)
Mubwaavu (Abeerawo)
Mu mbeera zona (Abeerawo oh)
Tolina kyakulya (Abeerawo)
Ononya sente (Abeerawo)
Kumulimu bakugobye (Abeerawo)
Mu mbeera zona (Abeerawo oh)
Chorus:
[Mwoyo mutukuvu abeerawo
Abeerawo oh oh
Mwattu abeerawo
Mu mbeera zona abeerawo oh]
4X
Yours in Christ
Mark Wei.
WRITTEN BY
MARK WEI
This Week's Top Song
Top 200 Ugandan Gospel Songs Of All Time - Luganda Worship NonStop Mix by Dj Vin Vicent |
GMP Mixes
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Mark Wei - Abeerawo Lyrics "