"GREATER" From GMP PROMOTIONS
Intro : These days te tu kyakubwa saw Ragga Pastor along sides Dj Nimso gwe tukubye ogwo mwe siibe ebisenso
Verse 1 : Nze eda nakubwanga kitoko Kati na ffuna Yesu daddy amatila bisoko
Life tu ji livinga magical nze naye tuli bumu tuli identical
City tu ki vimba mu ffe tuliko tuli baa kabi ebyo ebitulumba tu bisalako
Enkwe zo omubi te tuzikwata ko emizze ffe twa jita mu Yesu tuli ethical
Tulina master mu centre ne ebyali bisibye Kati ebitala byata
Mu mwoyo tuli deep nga lukwata
Abali tebalina kakati akawogo nkwata
Verse 2 : Christ is real akola bili real
Akusanga wa silana offuka big deal
Nga omusango gwa ku singa na akuwa na appeal
Ne ebilungi bya akola abiteka ko ka seal
Yogera work ffe tu mulina
Lyrical maturity eyo ffe tu jilina
Beat eza akabi ezo ffe tu zilina
abazifumba abazilunga ffe tu balina
Atalina Yesu ki kyolina
Twali mu biwempe Kati tuzimbye kalina
Nawe akuyita jyangu ne kyolina
Akuffula wakabi Wade nga oli wa Kya kuna
Dance now mi dance fi the Lord
Ekikoligo kye kya agaba kili safe easy load
Sing now mi sing for the Lord nze mu wereza with ma heart now mi no regret
Verse 3: In Christ we are smarter in him we are greater
Mu yesu tuba balamu no no we no shutter
Baa tugobaganya tulina byapa
Christo alina amanyi avunamya ne paapaa
Nimso Ken b ffe tu muyita papa
We no lack no ffe tu Saba oli papa
Nawe akuyita jyangu ne kyo lina
Akufuula wa kabi wade nga oli wa kyakuna
Dance now we dance fi the Lord
ekikoligo kye kyagaba kili safe easy load
Sing now mi sing fi the nze mu wereza with my heart no mi no regrate
Tulina master mu centre
Ne ebyali bisibye Kati ebitala byata
Mu mwoyo tuli deep nga lukwata
Abali tebalina kakati akawogo nkwata
Chorus : Twebereramu
greater
Ofuna Yesu oba ofunye Bulamu
in Christ you are greater
Life in Christ teri kibulamu
we are greater
Ne gospel music ajude bulamu
in Christ you are greater
WRITTEN BY
KEN B
This Week's Top Song
Abatukuvu |
Dr Mponye
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Ken B - Greater Lyrics "