"MU BISEERA EBYO" From GMP PROMOTIONS
MU BISEERA EBYO
Chorus1
Ahhhmmmm
Ahhhhmmmm
Ahhhmmmm
Ahhhhmmmm
Luliba olwo ensi eno elikankana
Ku bye nyimba nga biba kolela
Luliba olwo ensi eno elichuka
Nge enyimba zichusa emyoyo
Zinyiga ebiwundu
Ziwonya abalumwa
Zikakanya ememe
Ahhhh
Chorus
Mubiseera ebyo *4
Ahhhhhmmmm
Yema yema yemama weee
Ahhhhhmmmm
Yema yema yemama weee
Verse 2
Nze njakuguma
Njakulinda
Silitya mbela
Njakugumila ebintomera ebyo
Manyi nina oliyimba
Luliba olwo Alinyimusa
Gano amaziga Aligasangula
Enaku eliduka telida wange
Kubanga gwe Nina ayinza
Abakabanga baliseka
Abadaganga balidigida
Abasindanga baliyimba obuyimba nga buno
Mubuseera ebyo
Yema yema yemama weee
Chorus
Mubiseera ebyo*4
Yema yema yemama weee
Ahhhhhmmmm
Yema yema yemama weee
Ahhhhhmmmm
Yema yema yemama weee
Outra
Osana nobawo nolaba *2
Chamazima obewo nolaba
Katonda byakola
WRITTEN BY
NGABO DAVID
This Week's Top Song
Top 200 Ugandan Gospel Songs Of All Time - Luganda Worship NonStop Mix by Dj Vin Vicent |
GMP Mixes
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Ngabo David - Mu Biseera Ebyo Lyrics "