"BINYUMA" From KEN MIZIKI
INTRO
la la la laaaaa la
la la la laaa la la la la la
CHORUS 1 X2
Binyuma Binyuma
Ebya Mukama binyuma
bwomwewa omukwano gwe guba gwa ddala
takuleka, akusembeza nebwoba tolina
eh eh
VERSE 1
mubangi bona yalondayo gwe eh
talikuleka, nedda ali naawe
january december asanyuka naawe
buli kiro abeera naawe
eh eh bera mugumu
asinga byona kati mukwano gwo
mukama yakufula muntu we
nawe mufule omuyambi wo
CHORUS 1 x2
VERSE 2
mpulira bubi wotaba,
namagezi ganensiba,
mbera nze siteledde
kuba nze wampamba
yesu omukwano gwo nze gwampamba
mpulira bubi wotali
bwolabika nenfuna essanyu
mwoyo wange neyeyagala ah eh
CHORUS 1 x2
mutima gwange, nagukukwasa
ebyange byona, gwe alungamya
silina bwendi bwotaba
oli taala lyange nga obudde bukutte
mwagala. naye anjagala,
bwendowoza byona abimanyi
muyita mukama oyo atalemerelwa
yanungamwa buli bwesesetuka kati
CHORUS 2 X2
kati guma guma,
byoyogala abimanyi
byosabila abimanyi
nebyosubila abimanyi kati
VERSE 3 X2
tujulira empologoma ya yuda
ffe byatukoledde , tatulesse mu bunaku
asangudde amaziga, aziza emirembe nesanyu
lyona elyali litulesse kati tubukila wagulu ngejanzi
CHORUS 2 x3
WRITTEN BY
KEN MIZIKI
This Week's Top Song
Onkolere |
Dangelo Busuulwa
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Ken Miziki - Binyuma Lyrics "