MOVING MIRACLE LYRICS

"MUKAMA" From MUKAMA

Mukama  lyrcs by Moving Miracle
Chorus 
Mukama owange tokyuka
Mukama owange tokyuka
Oli katonada atakyuka
Waali wooli enaku zoona
Verse I
Mukama wa’Musa
Wakuba ekubo munyanja
Noyanukula maziga ga kana
Nojjawo kitalo Goliath
Mu maazi amawaabu no’muliro tolitwabulira
Onatukwatanga kumikono
Naffe netubiwangula
Chorus
Oli katonda owamanyi
Okolla ebyewunyo
Wano kusi ne’mugulu 
Ekitibwa kikudille
Omukwano gwo nga’munji  jjendi
Ombudabuda nonzizamu
Wasumulula mukama 
Nange ndi wamuwendo
Chorus
Music interlude
Verse III
Ye katonda atakyuka
 Ye katonda atakyuka
Ye katonda atakyuka
Yaali jaali enaku zoona
Akaola - ebyewunyo
Akaola – ebyewunyo
Akaola - ebyewunyo
Mugulu  n’eno kusi
Chorus
End.  

WRITTEN BY
MOVING MIRACLE


Comment on "Moving Miracle - Mukama Lyrics "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :